1. Home
  2. Sheebah
  3. Nakyuka

Nakyuka

Sheebah

Six Was Him General Omuganda ayagala federo Lock down Joel alemeddeko nalo Bannange laavu ereeta n’obubonero Nessim TNS A Bad Character Ku lw’omukwano gwo nakyuka Ne feelinga ng’eyatuuka Message yo yatuuka Message y’omukwano gwo yatuuka, he! Ku lw’omukwano gwo nakyuka Ne feelinga ng’eyatuuka Message yo yatuuka Message y’omukwano gwo yatuuka Hotter than dem yo de burn dem Your hotter body baby show them Me like to feel your body like a play game Ne ŋamba ne mikwano gyange labayo guy Yegwe oyo painter nze ansiigako ka langi Omusawo ankolako nga waliwo no bangi Hasibaki twende mbele ssi baki Mini skirt, bikini toa ni shirt Yalondawo nze bali abate Tobazuukusa, bwe baba beebase Omukwano gujjudde I’ll love you everyday Ku lw’omukwano gwo nakyuka Ne feelinga ng’eyatuuka Message yo yatuuka Message y’omukwano gwo yatuuka, he! Ku lw’omukwano gwo nakyuka Ne feelinga ng’eyatuuka Message yo yatuuka Message y’omukwano gwo yatuuka Mukwano nkwagala ku ntikko Laavu yaffe ebe nga y’akatijjo Mukwano nsoma laavu manifesto Mu laavu baakoma mu P.4 Mwanagwe bwe nkupima size Otuuka Zuena na Big Size Wadde some people dem criticize Tuba mu byaddala abamu baba basaazi Gwe, Six Was Him General Omuganda ayagala federo Grenade ku Zari alemeddeko nalo Bannange laavu ereeta n’obubonero Kale guno omukwano ogwo Ogwo bwe nsaba bampenga ogwo Gwe nayagala okuva nga ndi dog Okufuna guy embooko, he! Ku lw’omukwano gwo nakyuka Ne feelinga ng’eyatuuka Message yo yatuuka Message y’omukwano gwo yatuuka, he! Ku lw’omukwano gwo nakyuka Ne feelinga ng’eyatuuka Message yo yatuuka Message y’omukwano gwo yatuuka Nessim Pan Production Temperature bwe ntunula ku kapima Blessings pon mi love mukisa oli kisima Me gat nah you got nah Dem gat nah we gat nah Your lips dem look good Fi mi kissin up Hotter than dem yo de burn dem Your hotter body baby show them Me like to feel your body like a play game Ne ŋamba ne mikwano gyange labayo guy Yalondawo nze bali abate Tobazuukusa, bwe baba beebase Omukwano gujjudde I’ll love you everyday Ku lw’omukwano gwo nakyuka Ne feelinga ng’eyatuuka Message yo yatuuka Message y’omukwano gwo yatuuka Ku lw’omukwano gwo nakyuka Ne feelinga ng’eyatuuka Message yo yatuuka Message y’omukwano gwo yatuuka

Share it


https://onlyrics.co/en/sheebah/nakyuka?lang=lg

Submitted on October 17, 2022 by Anonymous

Comments

You need to be logged in to write a comment. Please login or register to continue.
Sheebah
The best of
Sheebah

Release Name or Album Name

Samali

Release Date

August 10, 2020

Language

language Unknown

Spotify

Listen song in spotify service

Words

Most Popular Words in Songs

lw’omukwano love nakyuka like message hotter laavu omukwano yatuuka y’omukwano baba ogwo ng’eyatuuka feelinga body your

Analysis

Analytics audio from this song